GUTUJJA BY REMA AND B2C , LYRICS OF THE SONG

By Matata Mercy
 
   This song has been a hit song in the year 2019, and for those out there who do not know how to sing to this tune properly, you have a saviour and today i unveil to you the lyrics of this song.

 Image result for photos of rema and b2c boys

 Here are the lyrics of the song Gutujja done by Rema and B2C boys.

Rema

Boyfriend your love is so bomber

Am yours, your cargo

Let's fly in your chopper, eh yeah

Olina Omukwano ogutalina alina

Onkoona mubiri magumba nga musekuzo

Wampa laavu baby Wampa Kwekkusa

Wamponya bu love nigger, bu Ssemyekozo

Would you mind, would you mind?

Calling your phone at any time?

Would you mind, would you mind?

Onterese omutima naawe ompe ogugwo?

Rema, Julio and Lee

Gutujja, gutujja, gutujja

Wootali  babe

Omutima gubeera gutujja

Gutujja, gutujja, gutujja

 Wootali babe

Omutima gubeera gutujjaa

Guba gukoona bwe ddu ddu

Guba gukoona bwe ddu ddu

Gukoona bwe  ddu ddu

Bobby and Lee

Kwata pen

Kwata Olupapula nsooke nkuwe

Byonna by'oyagala

Wandiika ntuma nkuwe

Kubanga. omutima gwange wagwefuga

Naye nze sagaala kumanya by'oteefuga

By'onfuga bimala gwe yongera

Nsaba nkuwe ky'oyoya nkuwe

Yeggwe eyanazaako ennaku yonna

Suubi lye waleeta mu mutima munda babe

Nkwagala omu wekka

Wansangula amaziga gonna

Julio

Omutima mulwadde yanguwa

Baby gwe musawo

Kwata wano awo awo, eeh

Would you mind? would you mind?

Calling your phone at any time?

Would you mind? Would you mind?

Onterese omutima naawe ompe ogugwo?

Kano kozze baby katubalumye

Sembera omukwano gwe nina gujjuza n'eddebe

Gunsudde mu mukwano guno omutego

Girl am your real meal

Breakfast ku table

Bobby
 
Le go, say

Wambunaabuna, omusaayi

N'omutima bya connectinga,eh

Luno Olunaku nze sirwejjusa

Wamponya buli bu gold-digger obutakkuta

Oh when mi sing say

Olimu ekirungo kya sukaali

Alaali onkubisa walaayi

Yeggwe owange omu gwe mpita bumaali

Alaali ne bwe watabi futaali

Would you mind? would you mind?

Calling your phone at any time

Would you mind? Would you mind?

Onterese omutima  naawe ompe ogugwo

Comments